Exodus 19:16

Musa Asisinkana Katonda ku Lusozi Sinaayi

16 aAwo ku lunaku olwokusatu ku nkya ne waba okubwatuka n’okumyansa, n’ekire ekikutte ku lusozi, n’eddoboozi ly’akagombe ery’omwanguka ennyo; abantu bonna abaali mu lusiisira n’okukankana ne bakankana.
Copyright information for LugEEEE